魔鏡歌詞網
魔鏡歌詞網 > 歐美歌手 > Bobi Wine > Omukyala Bwaba Yekyanze

Bobi Wine



歌詞
專輯列表

Bobi Wine

Omukyala Bwaba Yekyanze

well this is the bobi wine edutainment
its not a dedication to you
its a dedication to guys like
remember behind every successful man
there is a strong woman with a noble character
take me fo example (boss)

waliwo ensonga zenandyagade mbatabile mu
mbabuze nebibuzo mu byedilemu
basaja banange ne tuze wamu netukomye obuswavu kale
omukyala gwolina ewaka ye mama wa baana bo
yakyusa namanya kati yeyita gago
naye kati gwe olinga agamba nti bwewamufuna
kati tokyamwaguya
siganye gwe nanyini maka era gwe boss kale
talina nakubuza bibuzo kale
nae manya muli kiluma era bwalyenyiwa lumu ajakuduka

omukyala waba nga yekyanze muze mukama mwesotinga
kuba munange wotakikola kiba kiswaza nebazadde bo obera obawebudde ×2
omukyala wakulengawo nonyeleza ensonga kwavudde awette
kuba wotajimanya negwolifuna alugenda watyo atyo×2

kyabutonde abasaja olusi tusoba ebali
nebakukwata na ka meseg mu simu
nae ngomusaja ayagala mukyalawe mubutufu olina kwenenya
olusi tuba negulumu elyekivubuka nti kali wetta nga mpassa omulala bawala banji abakwetanila
nae munywanyi kankubuze kino
更多更詳盡歌詞 在 ※ Mojim.com 魔鏡歌詞網
noyo omukyala gwofunye kale abakukeneka
kubyalaba byokola gwolina ewaka talikwesiga
kubanga amanyi bwolimuwassa nae bwegutyo
fe bano abakyala tubalaba nga abaana abato nayewakulekawo yegwe afuka omuto notuka nokunyumya ebikuswaza mu bantu ngoyanjala ngalo nti agenze
nze akana kange ka shalom akato wenjagala bakayise wempisa mama wako kuba mazima dala muli kiluma ngomwana wo gwebajolonaga batyo

×2

yes man remember dat brother coz evry time u dont use ur brain all of us take the blame as men
remember you can only tell a real man by the wah he handles his dissapointments

Real man dont fight up a woman
Real man dont beat up a woman
Real man dont put family affairs in a public eye

mazima lowoza ku nganda zomukazi nezizo
emikwano gyo mukazi nejijo
ekitibwa kye ngo mukyala okisula mubantu gwe bwomwanika
abantu kunsi tewali atukilide nawe binji kugwe byasilikide
nae gwe buli kyali okyanise kale toswala sebo
gwe bwonyiga oyanguyibwa okukuba
kamama okasamba nokakuba
empisa ezo tata yangana kyovolaba nganina anfumbila
×3
Agenze... muwengekitibwa kale